Gavumenti ekakasizza ng’eggwanga bweriweddemu ekirwadde kya Ebola.Bino bikakasiddwa minisita w’ebyobulamu Dr.Jane Ruth Aceng ku mukolo ogubadde mu disitulikiti y’e Mbale.
Videos you watch may be added to the TV's watch history and influence TV recommendations. To avoid this, cancel and sign in to YouTube on your computer.
<p>Ssaabasumba Paul Ssemogerere akulembeddemu okusaba kwa Easter e Lubaga</p> ...
OMUYIMBI Shafik Jjingo amanyiddwa nga Fik Gaza avunaaniddwa lwakunyaga obukadde 10. Fik Gaza yakwatibwa ku Lwokuna mu bikwekweto bya poliisi bweyali eyigga abamenyi bamateeka bwebamuyoolera era abadde ...
OBUKIIKO obwatongozeddwa ab’ekisinde ky’omubaka Mathias Mpuuga butabudde abamu ku bassiddwaako bwe bategeezezza nti tebaasoose kwebuuzibwako ngabalondebwa.
baabadde balukidde pulaani y’okutunda ente. Ababiri baabadde batambulira ku piki piki ekika kya Tvs Star nnamba UFF 572W ate abalala nga bali mu kifo ente we zaabadde nga boogerezeganya ku ssimu ne ...
Mukawefube w'okulwanyisa obwavu mu Bannayuganda amaka g'omukulembeze we ggwanga nga gayita mu kitongole ki poverty alleviation department (PAD) nga kino kilwanyisa obwavu okuyita mu bulimi n'obulunzi ...
The Muslim holy month of Ramadan began on Friday and will last until March 30, while the Jewish Passover week will be marked from April 12 to 20.
EBYA bakomando mu JAT abaakubye amasasi nga bakwata Erias Luyimbazi Nalukoola (NUP) bwe yabadde yaakamala okwewandiisa biranze. Ensonda zaategeezezza nti misoni eno teyagoberedde mitendera mituufu era ...
Poliisi y'ebidduka, ekoze ebikwekweto eby’enjawulo okumpi n'ebitaala mu Kampala, okukwata ab’ebidduka abatagoberera mateeka. Ku bitaala ebipya ebya Jinja road mu Kampala okumpi ne ofiisi za vision ...
Omukungaanya w’olupapula lwa Bukedde Micheal Ssebowa akusabuukululidde ekipya nga tweteekerateekera amazaalibwa ga Ssaabasajja ag’e70. Bino abyogeredde ku kitebe kya Vision Group n’ategeeza nti mu ...
BANNAKATEMBA ba Ebonies bacamudde abawagizi n’omuzannyo gwa Valentayini ogwa In the name of love, ogwabaddeyo ku wiikendi ku Theater Labonita.