News

Bazudde n'ejjambiya ze bakozesa era gwe baakutte abatutte gye babadde bazitereka ...
WAALI weebuuzizzaako ebintu omukazi by’ayagala mu bba? Nti era singa omusajja ogezaako okusoma ebirowoozo by’abakyala ayinza n’okusoberwa ku ddala abakazi kye baagala!
OKULWANIRA emmaali y'omugenzi Hajj Moses Katongole yali owa UTODA kusitudde buto mu bannamwandu, abaana n'abooluganda.
EBIGEZO bya Bukedde ebya End of Term one Assessment eby’abayizi ba P7 byettaniddwa; abazadde, amasomero n’abaagala okutumbula ebyenjigiriza ne basabibwa okubigulira abayizi bamanye bwe bayimiridde.
OMULABIRIZI wa Bukedi, Samuel G.B. Egesa, alangiridde ng’Obulabirizi bwa Busoga, bwe bugenda okufuna Omulabirizi omuggya mu December w’omwaka guno.“Tukomawo mu December w’omwaka guno, okutuuza ...
OMULABIRIZI wa West Buganda omuggya, Rt. Rev Guster Nsereko akyusizza abaweereza okwongera okutumbula obuweereza.
Abaakafiira mu njega y'ekizimbe ekyagwa e Dominican Republic baweze 250.
Kigambibwa nti Alien Skin yabadde Iganga, ng'ayimba ku mikolo gy'abakyala egyetabiddwako Katikkiro Robinah Nabbanja.
WALIWO abazadde e Kibaale , abalaajanidde gavumenti ebayambe okuzza omulambo gwa muwala waabwe , eyafiira e Saudi Arabia.
ABAKYALA ku lukalu lwa Afrika abeegattira mu kibiina kya African Women Measure Group bakiikide gavumenti ez'omu mawanga gaabwe ensingo olwokutambula akasoobo mu kuteekesa mu nkola ebisuubizo ...
AMAWANGA agawagira Ukraine bavumiridde eryanyi Russia lye yakozesezza bwe yakasuse ebikompola ebikambwe n’etta abantu 34 n’okulumya abalala 117.
EGGAALI y’omukka esaabaza abantu ku okuva e Namanve, Mukono okutuuka e Kampala ezzeemu okukola emirimu gyayo kinnawadde.